Jeremiah 37:8-10

8 aAbakaludaaya bakomewo balumbe ekibuga kino; bajja kukiwamba bakyokye.’

9 b“Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, Temwerimbarimba nga mulowooza nti, ‘Abakaludaaya ddala baakutuleka.’ Tebajja kubaleka. 10Wadde nga mwandiwangudde, eggye lyonna erya Babulooni eribalumbye, abatuusiddwako ebisago bokka nga be basigadde mu weema zaabwe, bandivuddeyo ne bookya ekibuga kino.”

Copyright information for LugEEEE